Translations:Training Meeting Outline/16/lg
Okutekawo okolesebwa kitegeza okusiga ekifananyi kw'ekyo ekisoboka eri Katonda era n'obusobozi bw'alaba mubuli muntu. Kinno kigendeledwa okubazamu amanyi okuteka munkola ekyokyebayize n'okubalungamya mumitendera ejj'okutendekebwa. Nga njogerera mungero, esiira ly'amaaso gaffe lisobolwa ovibwako netuda mukutunulira ebigere ob'olyawo n'obukyafu oba n'amayinja agali mumaaso gaffe. Leka tuteke esiira kungeri Katonda gy'alabamu ebintu era tuwe nendowoza ku ddala lyaffe eridako bweliyinza okua.
Osobola okukozesa okolesebwa okwakugabanirwa ko abalala oba osobola okugabana endowoza yo gwe nga omuntu kulw'akabinja ako. Bwekiba kisoboka, bera muyiya nga okozesa empuliziganya oba enkola endala okusobozesa ensonga yo okunywera.