Translations:Training Meeting Outline/29/lg

Bweliba nga esoomo liyina enkola eyenjawulo, kikolele mukitundu kinno (Olugero lwange ne Katonda:luwandike wansi kati; Okusaaba:kolangamu ebika by'esaala ebyenjawulo ... N'ebilala). Mungeri endala, osobola okubera nabuly'omu nga asomesa munne mu bubinja bw'ababili. Ekigendelelwa nti buly'omu awulile emilembe mw'ebyo ebili mukuyigilizibwa era naye asobole okutendeka abalala mw'ekyo.